Babiri baweereddwa ekibonerezo kyakusibwa myaka 4 lwakubba bukadde 2

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Abasajja 2 nga bano baali balongoosa ku Ddwaliro e Kitovu wamu ne ku ssomero lya Good Foundation School mu Masaka Municipality basaliddwa ekibonerezo kyakusibwa emyaka 4 lwakubbisa lyanyi. Bano kuliko; Asuman Ssemivumbi ne Innocent Safari nga Kkooti y’amaggye yabasalidde ekibonerezo lwakubba obukadde 2 mu emitwalo 30 mu 2019.

Share.

Leave A Reply