BREAKING NEWS
Observer: R. Nguse boat accident: Five more bodies retrieved MBU: Aroma exposes industry pressures and unethical exchanges Observer: Works convenes joint meeting to streamline motor vehicle registration Pulse Uganda: Missing student Victor Katungi found East News: Uganda’s Participation in the International Criminal Court: Risks Outweigh Benefits East News: Kapelebyong’s Labira Girls School Faces New Challenges as Enrollment Surges MBU: Dr. Hilderman applauds Silver Kyagulanyi’s 60% role in drafting Copyright Act Pulse Uganda: Uganda conducts Africa’s first fish census

97.3 FM Kampala

92.1 FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

✓ ISO 9001:2015 Certified

Now Playing
Radio Simba Live

Babiri bakwatiddwa n’olugave e Kibaale

Uganda Police Force ekutte abasajja babiri bwebasangiddwa n’ekitonde ekimu ku ebyo ebikuumibwa obutiribiri olw’okutya nti byandisaanawo nga bibalirirwamu obukadde 10.
Bano kuliko; Mukasa Bosco 34, Ssentebe wa LC I owa Kiganda, Nyamarunde Subcounty mu Disitulikiti w’e Kibaale ne Kyakwahuwre Simon.
Bano bakwatibwa nga 7-June 2020 okuva e Kibaale nebaleetebwa ku CPS mu Kampala. Bano bakwatiddwa oluvannyuma lw’abatuuze okutemya ku b’obuyinza nti bano batunda ensolo ezagaanibwa. Ab’obuyinza okuva mu kitongole ekikuuma ebitonde eby’omunsiko ekya Uganda Wildlife Authority wamu nekya Natural Resources Conservation Network abawerekeddwako Poliisi nebabakwata.
Bano basangiddwa n’olugave olulamu nga balutunda obukadde 10.

About Mubiru Ali

Radio Simba News Team — Broadcasting from Kampala, Uganda on 97.3 FM and online at www.radiosimba.ug

Leave a Reply