Babiri bakwatiddwa mu Kampala lwakutta muntu

Abantu babiri bakwatiddwa okuli Henry Kalanzi ne Nicholas Kirumira kubigambibwa nti benyigidde mukulwana olunaku lweggulo omwafiiridde omuntu omu.
Kigambibwa nti bano balwanidde mu bbaala nebalumya Bright Musisi eyafudde nga yakatuusibwa mu ddwaliro lya Malcom Clinic.
Bano kigambibwa nti oluvannyuma lw’okukuba Musisi badduse ne bekweka e Makindye Kironde Zzooni gyebagiddwa.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
pulezidenti museveni akkirizza okukwatira nrm bbendera