Breaking
News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 401 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

Babiri bafiiriddewo mu kikwekweto kya police, omu muserikale.

December 30, 2015 · Mubiru Ali

Abantu 2 bakakasiddwa nti bafiiriddewo mu kavuvungano nga police ewandagaza ebyasi eri abantu abateeberezebwa okuba abamenyi b’amateeka nga babadde n’emigemera wala.

Bino bibadde ku kyalo Mulungiomu mu gomboloka ye Kikyusa mu disitulikiti ye Luweero.

Omu ku bafudde abadde muserikale wa police nga ye Sargent Odongo Ronald nga muserikale munne y’amukubye ebyasi, ate omuvubuka omulala afudde abadde wa myaka 17.

Ayogerera police mu bitundu bya Savannah Lameck Kigozi agamba nti police ebadde mu kikwekweto era n’asaasira abaviiriddwako abaabwe.