Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 345 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

Babiri bafiiridde mu mwala e Kireku Bweyogerere

November 18, 2018 · Mubiru Ali

Nnamutikwa w’enkuba atonnye ekiro ekikeesezza leero , ajjuzza omwala gwe Kireku Namanve n’abantu babiri ne balugenderamu nga n’okutuusa akati emirambo gyabwe teginnalabikako.Omu kubaguddemu abadde mukozi wa Roofings e Namanve, abadde agenda ku kampuni okukola, nowa boda boda abadde asala okudda e Kazinga.Wabula nga mu kiseera kino Poliisi era mukunoonya emirambo gikyabuze ssaako ne pikipiki nazo zikyabuze #Bukedde. Bya Madiina Nalwanga