Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 224 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

babiri bafiiridde mu kabenje e Karuma

January 1, 2019 · Mubiru Ali

Abantu babiri bafiiriddewo enkya yaleero n’abalala basatu nebadusibwa mu ddwaliro lya Pope John Paul Hospital Aber mu Oyam oluvannyuma lwa emotoka ekika kya FUSO bwegudde ku lutindo lwa Karuma.
FUSO nnamba UAN 533U nga yabadde etisse ensawo z’amanda yalemeredde omugoba waayo abafudde kwabaddeko omugoba wa Fuso Ronald Wyiru nga nzaalwa y’e Kamuli ne Hassan Kafeero nga mutuuze w’e Luwero, ye Patrick Ssegawa 39, nga ye nnannyini Fuso n’amanda yamenyese okugulu kwaddyo.
Ssegawa agamba nti babadde abantu musanvu naye newetwogerera omuntu ow’omusanvu tanamanyibwako mayitire.