Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 132 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Babiri bafiiridde mu kabenje, basatu bataawa.

December 3, 2015 · Mubiru Ali

Abantu babiri abatannategeerekeka mannya bafiiride mu kabenje ate abalala basatu baddusiddwa mu ddwaliro nga biwala ttaka e Kaliro .

Bano babadde ku kabangali ย nga bawerekera abadde agenze okwewandiisa ku kifo ky’omubaka wa Palamenti mu kitundu ebyo .

Okwewandiisa kukomye leero wonna mu ggwanga era nga kaweefube ono atutte ennaku bbiri nga ayaatandise ggulo .