Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 280 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Babiri bafiiridde mu bubenje ku luguudo lwe Gulu

October 20, 2018 · Mubiru Ali
Akabenje kagudde ku luguudo oluva e Kampala okudda e Gulu abantu 3 nebafiirawo omu nalumizibwa byansusso. Abafudde babadde batambulira mu motoka ekika kya Isuzu nnamba UBE 048B nga kigambibwa nti eremeredde omugoba waayo bwetyo neyerindigula ekiggwo wabula nga tebanategerekeka mannya ate ye awonyewo ye Kiggundu Yahaya.
ย 
Ate era ku luguudo lweruma akabenje akalala kagudde mu kibuga ky’e Migyera trailer nnamba UAT 139Q/UAS 615A era nga abagibaddemu basimattuse n’ebisago ebitonotono nga ku bano kuliko Kiryowa Moses (Ddereeva) ne Ssempima Edward nga bano bali mu ddwaliro lya St Francis Health Center 3.