Latest News
0

Babbye emotoka y’esomero

Ekitongole kya Uganda Revenue Authority (URA) egudde mu lukwe lw’okubba emotoka y’essomero lya Namiryango Junior School ekika kya kigege UAG 251F. Eno yabadde ebiddwa nga etwalibwa Kenya. Eno yakwatiddwa ettabi ly’e Busitema nga tenafulumizibwa kugenda Kenya, ne ddereeva eyabadde agivuga nakwatibwa.

More Similar Posts

Check Featured Posts
Menu