Breaking
News: Abatamiivu e Nebbi batonedde Ekereziya ssente. News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 131 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM

BABAKUTTE NE COVIDEX OMUJINGIRIRE

July 9, 2021 · Mubiru Ali

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku byeddagala mu Ggwanga ekya Uganda National Drug Authority kivuddeyo nekitegeeza nti kikutte abantu 3 ababadde batunda eddagala lya Covidex ejingirire. Bano kuliko; Daniel nga clinical officer ku St. Peter’s Clinic Nansana, Samuel Waswa, nga kinyoozi mu Brotherhood Salon e Wandegeya ne Allan Kaitara owomu Container Village. Bano bakuumirwa ku Uganda Police Force e Wandegeya.