Babakutte bakukusa ebizigo ebikozesebwa okweyerusa

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Ekitongole kya URA ekirwanyisa okukusa ebintu mu ggwanga kikutte Cartons 796 ez’ebizigo ebyawerebwa mu Uganda nga bikozesebwa abakazi okweyerusa. Babo bakwatiddwa e Kihihi mubuggwanjuba bwa Uganda.
Abasatu abakwatiddwa babadde babitambuliza mu fuso box body nga ajjudde ebizigo ekika kya Contaband era nga yasikiddwa netwalibwa ku office za Customs e Mbarara.
Share.

Leave A Reply