Breaking
News: Eee……essaawa yonna!! lindirira. News: Abatuuze be Nansana East ll ababadde bakedde okwekalakasa nga bawakanya eyalangiriddwa ku bwa Ssentebe nga bagamba nti si yeyawangudde, Uganda Police Force ebawewenyudde emiggo. Bano bagamba nti omukyala Munnakibiina ki National Resistance Movement News: Minisita avunaanyizibwa ku Gavumenti ezebitundu Hon.
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 553 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Ba Ssentebe b’ebyalo 90 bagumbye ku kitebe kya Disitulikiti ye Kaliro lwa bugaali.

August 5, 2015 · Mubiru Ali

Obunkenke ku kitebe kya Disitulikiti ye Kaliro bweyongedde,nga ba Ssentebe b’ebyalo 90 kiramba bagumbye ku kitebe kya Disitulikiti lwa bugaali bwabwe.
Ba Ssentebe bagamba nti baayitiddwa okunona obugaali bwabwe naye bagenze okutuukawo nga babagamba nti akulira abakozi yayimirizza enteekateeka eyo awatali nsonga.
Amawulire wegatutuukiddeko nga Ssentebe wa Disitulikiti eno Ibandi Wycliff n’akulira abakozi beevumbye akafubo wabula nga bo ba Ssentebe bakyagumbye.