Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 237 listening Simba FM Live

Ba Ssentebe ba NRM e Gombe baweereddwa eggaali

August 29, 2020 · Mubiru Ali

Ba Ssentebe ba National Resistance Movement – NRM b’ebyalo 53 mu Divizoni y’e Gombe, Nansana Municipality, mu Disitulikiti y’e Wakiso baweereddwa eggaali okukolerako emirimu gy’okunoonyeza Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni. Wabula Ssentebe Wa NRM mu Gombe Patrick Muggwanya amannyiddwa ennyo nga Gavumenti yasoose kubalagira kukuba birayiro nga bakutte Bayibbuli nti tebajja kuva ku Pulezidenti Museveni era nabalabula obutagezzaako kubwazika baludda luvuganya kuba ajja kubaggalira.