Breaking
News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 351 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Ba RPC 31 batikiddwa e Bwebajja

December 2, 2021 · Mubiru Ali
Abaduumuzi ba Uganda Police Force mu bitundu by’Eggwanga eby’enjawulo abawerera ddala 31 bafulumizidwa okuva mu bbanguliro lya Poliisi erye Bwebajja.
Omukolo guno gukoleddwa omuduumizi wa Poliisi mu Ggwanga IGP Martins Okoth Ochola ngali wamu n’abakungu okuva mu bitongole eby’ enjawulo n’abakubiriza okubeera abeerufu mubuli kyebakola.