Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 488 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Ba RDC bakola mulimu ki ogutakolebwa balala – Hon. Wamanga

February 25, 2021 · Mubiru Ali
Omubaka akiikirira Mbale Municipality Munnakibiina kya

Forum for Democratic Change – FDC Hon. Wamanga Wamai Jack; “Nnyabo omukubiriza w’olukiiko, twetaaga okukendeeza ku nsaasaanya nga tuggyawo ba RDC. Kuno kuba kwonoona nsimbi yamuwi wamusolo kuba ebitongole n’abantu bangi bakola emirimu gyegimu.
Ku kulondebwa kwa Baminisita betaaga balondebwa okuva mu bantu abatendeke mu mirimu egyenjawulo. Kino kijja kutumbula obuweereza mu Minisitule ez’enjawulo.”
#PlenaryUg