Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo tukulinze wano ku simba e Bukoto okiikirire ekika kyo News: Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule News: Luggya Bossa Tabula ne kizibwe we Luggya Noah bakirizza omusango gwokutta eyali akulira ekika kyEndiga Lwomwa omubuze Eng. Kakeedo Bbosa Luggya mu
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 305 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Ba malaaya beeweredde okusuulira Police abaana – Wobulenzi

March 29, 2018 · Mubiru Ali

Ba malaaya mukaaga nga emirimu gyabwe bagikakkalabiza mu kibuga ky'e Woobulenzi batiisatiisizza okukwata abaana baabwe babasuulire Police gyebagamba nti ebalemesezza okukakkalabya emirimu gyabwe.

Abantu bano abalenga akaboozi bagamba nti baafiirwako ba bbaabwe nga engeri yokka gyebasobola okweyimirizaawo n'abaana baabwe kwekwetunda basobole okufuna ekigulira amagalo eddiba naye Police eyitiridde okubatulugunya.