Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 251 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

Ba investor baweebwe obukuumi – DIGP

November 21, 2018 · Mubiru Ali

Amyuka omuduumizi wa Poliisi mu Uganda DIGP, Brig. Gen. Sabiiti Muzeeyi alagidde abaduumizi ba Poliisi mu Uganda okuteeka abasirikale 4 ku buli Factory eri yokka mu kitundu n’abasirikale abalala abawerako mu kifo awali factory enyingi (Intustiral park).
Kino kyazze oluvannyuma lw’ekiragiro ekyawebwa President Yoweri Museveni oluvannyuma lw’aba China okuvaayo okusaba obukuumi oluvannyuma lwa IGP Martin Okoth Ochola okulagira Abasirikale bonna abaali bakuuma abantu babulijjo okuvaayo era n’asaba abasuubuzi okufuna abakuumi okuva mu kkampuni ez’obwanannyini.

Era yalagidde abasirikale obutaddamu kuwa baba bakwatiddwa mu misango gy’obubbi Police Bond.