Breaking
News: Mu kaweefube wokutumbula ebyokerinda byabaana naddala mu biseera byokuwummula, Abazadde balabuddwa ku kyokulagajjalira abaana baabwe nga News: Ssaabasajja Kabaka alina olubiri olwe Nkoni, lusangibwa mu Ssaza ki? Okwasira…… Engule 2026! News: Ba Informer ba Military 2 okuli Lyavaala Hamza ne Walusansa Hadil basimbiddwa mu Kkooti yAmaggye nebavunaanibwa omusango gwokuwa amawulire
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 118 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
News

Ba Informer ba Military 2 okuli Lyavaala Hamza ne Walusansa Hadil basimbiddwa mu Kkooti yAmaggye nebavunaanibwa omusango gwokuwa amawulire

November 5, 2026 · Radio Simba

🚨 Ba Informer ba Military 2 okuli Lyavaala Hamza ne Walusansa Hadil basimbiddwa mu Kkooti y’Amaggye nebavunaanibwa omusango gwokuwa amawulire agobulimba nti waliwo balumiramwoyo abaali bambadde bbomu ekyaviirako abakyala 2 okuttibwa.
Kigambibwa nti Lyavaapa ne Walusansa bavuitako okuttibwa kwa Sumayiya Byaruhanga ne Azatu Sawiya abattibwa abebyokwerinda nga balowoozebwa okubeera balumiranwoyo.
Bano baweereddwa ekibonerezo kyakuttibwa.
Bya Christina Nabatanzi

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News