Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 88 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM
News

Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.

August 15, 2026 · Radio Simba

🗳️ Ba Directors, Management n’Abakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
Mazima entasiima ebula agiwa, kubanga tujjukira Alex Mukulu bweyali omubumbirano amakula mu ntandikwa y’Empologoma eyeddembe.
Amagezi n’obuyiiya ebya Alex Mukulu bibadde mpagi sseddugge mu nkulaakulana ya Radio Simba Ffemwe Mweffe.
Mukama Katonda amuwummuze mirembe.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News