Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 182 listening Simba FM Live

Ba Ddereeva ba loole e Kenya bazibye oluguudo

May 25, 2020 · Mubiru Ali

Yuganda yandiba nga eyolekedde ebbula ly’amafuta oluvannyuma lwa ba Ddereeva ba Loole e Kenya okwekumamu ogutaaka nebaziba eekubo ku ludda lwa Kenya okuva ku lunaku olw’okuna lwa wiiki ewedde nga kati akalippaggano akaweereza ddala kiromita 50 ak’emotoka ennene katandikira ku nsalo y’e Malaba. Bannakenya bawakanya ekyokuddamu okukeberebwa so nga bava ewaabwe nga bakebereddwa ekirwadde kya #COVID-19.