Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 504 listening Simba FM Live

Ba Ddereeva 11 bebazuuliddwa n’obulwadde bwa COVID-19

April 24, 2020 · Mubiru Ali

Samples 1331 zezakebereddwa nga 1020 za Baddereeva b’emotoka ennene ate 311 z’abantu abali mu ‘quarantine’. Abantu 11 bebazuuliddwa n’obulwadde bwa #COVID-19 nga ku bano 6 Bannansi ba Tanzania abayingidde Yuganda nga bayita e Mutukula, 5 Bannansi ba Kenya nga 3 bayita ku nsalo y’e Malaba ate 2 ku ye Busia. Abakakeberebwa nebasangibwa nga balina #COVID19UG mu Y ganda kati bali 74.