AWORI YESIMIRA ENTAANA YE EMYAKA 10 EGIYISE

Pinterest LinkedIn Tumblr +
 
Eyaliko Minisita wa ICT Aggrey Awori eyaffa ku bbalaza wakuziikibwa mu ntaana gyeyesimira emyaka 10 egiyise ku kyalo Kibimba, Buwuni Town Council mu Disitulikiti y’e Bugiri ku Lwomukaaga.
Okusinziira ku mwanyina w’omugenzi Constance Taaka Awori, agamba nti Awori yasima entaana ye nga yetegekera okufa emyaka 10 egiyise nti era yayagala aziikibwe mu kifo ekisirifu nti era ekyamuzimbisa entaana kukendeeza ku buzibu bweyandiwadde aboluganda lwe.
Share.

Leave A Reply