Breaking
News: Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule News: Luggya Bossa Tabula ne kizibwe we Luggya Noah bakirizza omusango gwokutta eyali akulira ekika kyEndiga Lwomwa omubuze Eng. Kakeedo Bbosa Luggya mu News: Awali Omukka-Ssewandagi-Muhanga ayagala baggyewo ettaka lya Mayiro mu Buganda nga awalala balirina?
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 1,197 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Avunaanibwa ogw’okutta mukazi we afiiridde mu kaduukulu

January 17, 2018 · Mubiru Ali

Police e Ibanda etandise okunoonyereza ku ngeri omusibe abadde avunaanibwa ogw'obutemu gyeyafiiridde mu kaduukulu kaayo

George Bishamiko ow'emyaka 50 nga abadde mutuuze ku kyalo Kikasi ekisangibwa mu Munisipaali y'e Ibanda y'afudde oluvannyuma lw'okugombebwamu obwala nga asse mukazi we Evelyn Nabaasa ate nga Police yamutaasabutaasa ku batuze abaali baagala okumumiza omusu.