Omukubiriza w’olukiiko olukulu olw’eggwanga Rebecca Alitwala Kadaga avuddeyo nasiima ettendekero lya Comprehensive Institute olwokutuukirirza ekigendererwa kya Gavumenti eky’okutendeko emirimu egy’emikono.
Sipiika eyabadde omugenyi omukulu ku matikkira ag’omulundi ogwa 21 aga YMCA ku ttendekero lyabwe e Buwambo yategeezezza abatikiddwa nti kati kye kiseera Yuganda erekerawo okugula engoye okuva emitala w’amayanja kuba kati Yuganda efunye abakugu abawerako nga nabo mwebali ate nga bakola emisono emirungi.
ποΈ Featured Radio Shows
Binsangawano 6:00 AM – 10:00 AM
Zuukuka n'akamwenyumwenyu n'abakozi baffe ab'oku makya abatandika olunaku lwo n'ennyimba eziri ku mulembe, ezirimu okusesa, okusanyusa, n'eby'amasanyu n'ebyemizannyo nga biri…
Emambya Esaze 4:00 AM – 6:00 AM
Tandika olunaku lwo n'ebikulu ebisinga n'amawulire g'oku makya nga owuliriza Kakos kumakya.
SIMBA TAXI
Connie Nalugwa - Nannyini tutu! akuzannyira ennyimba ezisanyusa ez'okumakya. Connie akuletera amawulire agakwata ku kitundu agagabanyizibwa abawuliriza. Mu pulogulaamu eno,…
Ekitongole ekivunanyizibwa ku bigezo mu Ggwanga ekya Uganda National Examinations Board (UNEB) kyafulumizza ebyava mu bigezo bya siniya 6 ebyatuulibwa omwaka oguwedde. Ebyavudde mu bigezo bino byalese Gavumenti yeraliikiridde olw’omutindo ogwekiboggwe ogwayoleseddwa mu masomo ga ssayansi.
Abayizi 99,576 beebaatuula ebigezo bino omwaka oguwedde ngβomwendo gwβabaayise gweyongeddeko okusinga ku mwaka 2017. Ku bayizi bano, 1,392 bo tebaafunyeeyo wadde akabonero akabatwala mu ttendekero lyonna erya waggulu.
ποΈ Featured Radio Shows
Binsangawano 6:00 AM – 10:00 AM
Zuukuka n'akamwenyumwenyu n'abakozi baffe ab'oku makya abatandika olunaku lwo n'ennyimba eziri ku mulembe, ezirimu okusesa, okusanyusa, n'eby'amasanyu n'ebyemizannyo nga biri…
Emambya Esaze 4:00 AM – 6:00 AM
Tandika olunaku lwo n'ebikulu ebisinga n'amawulire g'oku makya nga owuliriza Kakos kumakya.
SIMBA TAXI
Connie Nalugwa - Nannyini tutu! akuzannyira ennyimba ezisanyusa ez'okumakya. Connie akuletera amawulire agakwata ku kitundu agagabanyizibwa abawuliriza. Mu pulogulaamu eno,…
Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’ebweru w’Eggwanga Henry Okello Oreym avauddeyo nategeeza nga Ambassador wa Yuganda e Burundi HE. Maj. Gen. Matayo Kyaligonza bwagenda okuyitibwawo akomezebwewo ku Minisitule atandike okuwerereza awo.
Kinajjukirwa nti ku lw’okusatu lwa wiiki eno Palamenti yayisa ekiteeso nti ono akomezebwewo olw’okuweebula wamu n’okukuba omusirikale wa Poliisi y’ebidduka Sgt. Esther Namaganda bweyali n’abakuumi be.
Oryem agamba nti omuwandiisi ow‘enkalakkalira mu Minisitule y’ensonga z’ebweru w’Eggwanga yawandiikidde dda Kyaligonza nga ayagala amunnyonyole biki ebyaliwo. Oryem agamba nti oluvannyuma lw’okuddibwamu bakuwandiika alipoota eyawamu bagiweereze Omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni olwo balyoke bamanye ekiddako.
Oryem agamba nti Ababaka bonna abasiwuuse empisa nga bali ki mirimu gy’Eggwanga emitongole bakomezeddwawo era nebaweebwa emirimu ku Minisitule nga balondolwa ebitagambika.
Oryem era agamba nti okunoonyereza bwekunaaba kuwedde Minisitule tejja kulonzalonza kuteeka munkola ekiteeso kya Palamenti.
ποΈ Featured Radio Shows
Binsangawano 6:00 AM – 10:00 AM
Zuukuka n'akamwenyumwenyu n'abakozi baffe ab'oku makya abatandika olunaku lwo n'ennyimba eziri ku mulembe, ezirimu okusesa, okusanyusa, n'eby'amasanyu n'ebyemizannyo nga biri…
Emambya Esaze 4:00 AM – 6:00 AM
Tandika olunaku lwo n'ebikulu ebisinga n'amawulire g'oku makya nga owuliriza Kakos kumakya.
SIMBA TAXI
Connie Nalugwa - Nannyini tutu! akuzannyira ennyimba ezisanyusa ez'okumakya. Connie akuletera amawulire agakwata ku kitundu agagabanyizibwa abawuliriza. Mu pulogulaamu eno,…
ποΈ Featured Radio Shows
Binsangawano 6:00 AM – 10:00 AM
Zuukuka n'akamwenyumwenyu n'abakozi baffe ab'oku makya abatandika olunaku lwo n'ennyimba eziri ku mulembe, ezirimu okusesa, okusanyusa, n'eby'amasanyu n'ebyemizannyo nga biri…
Emambya Esaze 4:00 AM – 6:00 AM
Tandika olunaku lwo n'ebikulu ebisinga n'amawulire g'oku makya nga owuliriza Kakos kumakya.
SIMBA TAXI
Connie Nalugwa - Nannyini tutu! akuzannyira ennyimba ezisanyusa ez'okumakya. Connie akuletera amawulire agakwata ku kitundu agagabanyizibwa abawuliriza. Mu pulogulaamu eno,…
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga yatongozza enkola ya Luwalo Lwaffe ey’omwaka 2019. Amagombolola ag’enjawulo okuva e Bulemeezi, Ssingo ne Buddu gegaguddewo omwaka. Mu gaakiise kuliko; Mutuba III Nnyimbwa (bulemeezi)
Bukuya (Ssingo)
Musaale Bulera (Ssingo)
Mutuba V Kiganda Kawungeera (Ssingo)
Mutuba VII Myanzi (Ssingo)
Mutuba XI Bigasa (Buddu)
Mutuba II Bukulula (Buddu)
E Gombolola erinaasukkuluma ku malala okuleeta oluwalo, lyakuwangula pikipiki ekika Kya Yamaha Crux
Amagombolola agaakiise galeese oluwalo lwa bukadde 13.26m
Mu ngeri yeemu Katikkiro yakwasizza omwami w’essaza Busujju, Kasujju Mark Jjingo Kaberenge II ekirabo ky’engule olw’okusinga banne okukunga abantu ba Kabaka okuwagira emirimu gy’obwakabaka.
ποΈ Featured Radio Shows
Binsangawano 6:00 AM – 10:00 AM
Zuukuka n'akamwenyumwenyu n'abakozi baffe ab'oku makya abatandika olunaku lwo n'ennyimba eziri ku mulembe, ezirimu okusesa, okusanyusa, n'eby'amasanyu n'ebyemizannyo nga biri…
Emambya Esaze 4:00 AM – 6:00 AM
Tandika olunaku lwo n'ebikulu ebisinga n'amawulire g'oku makya nga owuliriza Kakos kumakya.
SIMBA TAXI
Connie Nalugwa - Nannyini tutu! akuzannyira ennyimba ezisanyusa ez'okumakya. Connie akuletera amawulire agakwata ku kitundu agagabanyizibwa abawuliriza. Mu pulogulaamu eno,…
IGG Irene Mulyagonja Kakooza avuddeyo nategeeza nti agenda kutunula mukwemulugunya okwamuweereddwa ku Babaka abamu abatuula ku kakiiko ka COSASE okuli Abdul Katuntu ne Among Anita okuba nti ate be Bannamateeka ba Dr. Sudhir Rupareria era nga baamusisinkananga kumpi buli lunaku, Hon. Elijah Okupa ne Hon. Odonga Otto okusisinkananga ne Sudhir wamu ne Mutabani we, Ababaka abatuula ku kakiiko kano okuba nga bafuna ensimbi okuva ewa Sudhir, Katuntu okuba nga y’omu kubaali babanjibwa Global Trust Bank nga yali emubanja obukadde 180 nga ate amabanja zezimu kunsonga ezagigazzaawo, Gavana wa Bbanka enkulu okulagira Katuntu aweebwe obukadde 400 zatayanjula mu kakiiko, Gavana Mutebire kigambibwa yafuna ekyojamumiro kyabukadde bwa Ddoola okuva ewa Sudhir, wamu n’ebigambibwa nti Dr. Twinemanzi ne banne basomoreranga Sudhir ebyaama by’akakiiko.
IGG alagidde ekitongole kya ISO okulondoola ensonga zino
ποΈ Featured Radio Shows
Binsangawano 6:00 AM – 10:00 AM
Zuukuka n'akamwenyumwenyu n'abakozi baffe ab'oku makya abatandika olunaku lwo n'ennyimba eziri ku mulembe, ezirimu okusesa, okusanyusa, n'eby'amasanyu n'ebyemizannyo nga biri…
Emambya Esaze 4:00 AM – 6:00 AM
Tandika olunaku lwo n'ebikulu ebisinga n'amawulire g'oku makya nga owuliriza Kakos kumakya.
SIMBA TAXI
Connie Nalugwa - Nannyini tutu! akuzannyira ennyimba ezisanyusa ez'okumakya. Connie akuletera amawulire agakwata ku kitundu agagabanyizibwa abawuliriza. Mu pulogulaamu eno,…
Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’omunda mu ggwanga General Haji Abubaker Jeje Odongo yavuddeyo mu Lukiiko olukulu olw’eggwanga nayogera ku nsonga ya Maj. Gen. Matayo Kyaligonza wamu n’abakuumi be okukuba Namaganda.
Odongo yagambye nti abasirikale ba UPDF ababiri okuli CPL Bushindiki ne Pte Okurut John Robert bakwatiddwa nga kati bakuumirwa ku kitebe kya Makindye Military Police nga era bakusimbibwa mu maaso ga Kkooti y’amaggye.
Odongo era yagambye nti HE Ambassador Maj Gen Matayo Kyaligonza, yayitiddwa Poliisi akole sitaatimenti gyebagenda okweyambisa mu musango ogunaaba gumuvunaaniddwa.
Era ono yategeezezza nti ekikolwa kino bakivumirira nnyo era nti ekikolwa kyonna ekitali kyampisa ekikolebwa munnamaggye kivumirirwa era nga yenna akwatibwa avunaanibwa.
ποΈ Featured Radio Shows
Binsangawano 6:00 AM – 10:00 AM
Zuukuka n'akamwenyumwenyu n'abakozi baffe ab'oku makya abatandika olunaku lwo n'ennyimba eziri ku mulembe, ezirimu okusesa, okusanyusa, n'eby'amasanyu n'ebyemizannyo nga biri…
Emambya Esaze 4:00 AM – 6:00 AM
Tandika olunaku lwo n'ebikulu ebisinga n'amawulire g'oku makya nga owuliriza Kakos kumakya.
SIMBA TAXI
Connie Nalugwa - Nannyini tutu! akuzannyira ennyimba ezisanyusa ez'okumakya. Connie akuletera amawulire agakwata ku kitundu agagabanyizibwa abawuliriza. Mu pulogulaamu eno,…
Olukiiko olukulu olw’eggwanga olunaku lwaleero luyisizza ekiteeso Maj. Gen. Matayo Kyaligonza agibweko obwa Ambassador bwa Yuganda e Burundi olw’ebyo ebyaliwo ye n’abakuumi be bwebakakana ku musirikale wa Traffic Esther Namaganda nebamuwumiza olw’okubagaana okumenya amateeka g’ebidduka.
ποΈ Featured Radio Shows
Binsangawano 6:00 AM – 10:00 AM
Zuukuka n'akamwenyumwenyu n'abakozi baffe ab'oku makya abatandika olunaku lwo n'ennyimba eziri ku mulembe, ezirimu okusesa, okusanyusa, n'eby'amasanyu n'ebyemizannyo nga biri…
Emambya Esaze 4:00 AM – 6:00 AM
Tandika olunaku lwo n'ebikulu ebisinga n'amawulire g'oku makya nga owuliriza Kakos kumakya.
SIMBA TAXI
Connie Nalugwa - Nannyini tutu! akuzannyira ennyimba ezisanyusa ez'okumakya. Connie akuletera amawulire agakwata ku kitundu agagabanyizibwa abawuliriza. Mu pulogulaamu eno,…
Omuwala Sylvia Nankya 19 eyajja okusaba mu kkanisa ya Life Christian Church eya Sssenyonga nga ono yava mu Disitulikiti y’e Kiryandongo akwatiddwa lwakubba mitwalo asatu okuva ku Faith Namutebi 23, abadde amusuza.
Kigambibwa nti Sylvia yajja kusaba kwa P5 wabula embeera y’okusula n’okulya nemukaluubirira bwatyo nasalawo omuzira kisa amuyambe amusuze olunaku lumu wabula ate namubba engoye ne ssente.
Faith nga mutuuze mu Ddobi Zooni yeyayamba Nankya okumusuza agamba nti ono yagenda anoonya omuntu ayinza okumuyamba okumusuza kyokka abantu abasinga ne bagaana nga bagamba nti abalokole abasabira ewa Ssenyonga abasinga balina empisa ensiwuufu ye kye yawakanya n’amuyamba n’afundikira ngβamubbye