Ababaka ba Palamenti baalaze kyebalinawo mu by’amazina olunaku lweggulo nga bakulembeddwamu Hon Hamson Obua ne Hon Odonga Otto nga bazinira ku luyimba lwa ‘Malwedhe’ olulimu okuzina nga bwebaggwa ebiggwo. Bino byonna byabadde ku kabaga k’Ababaka akagalawo omwaka.
🎙️ Featured Radio Shows
Binsangawano 6:00 AM – 10:00 AM
Zuukuka n'akamwenyumwenyu n'abakozi baffe ab'oku makya abatandika olunaku lwo n'ennyimba eziri ku mulembe, ezirimu okusesa, okusanyusa, n'eby'amasanyu n'ebyemizannyo nga biri…
Emambya Esaze 4:00 AM – 6:00 AM
Tandika olunaku lwo n'ebikulu ebisinga n'amawulire g'oku makya nga owuliriza Kakos kumakya.
SIMBA TAXI
Connie Nalugwa - Nannyini tutu! akuzannyira ennyimba ezisanyusa ez'okumakya. Connie akuletera amawulire agakwata ku kitundu agagabanyizibwa abawuliriza. Mu pulogulaamu eno,…
Hon Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine yakubye babaka banne omuziki era bangi balabiddwa nga bazinira ku luyimba lwe olwa Kyarenga awatabadde kusosola mu bibiina ku kabaga akaggalawo omwaka akababaka ba Palamenti era bangi balabiddwa nga bamweyunzeeko ku stage.
🎙️ Featured Radio Shows
Binsangawano 6:00 AM – 10:00 AM
Zuukuka n'akamwenyumwenyu n'abakozi baffe ab'oku makya abatandika olunaku lwo n'ennyimba eziri ku mulembe, ezirimu okusesa, okusanyusa, n'eby'amasanyu n'ebyemizannyo nga biri…
Emambya Esaze 4:00 AM – 6:00 AM
Tandika olunaku lwo n'ebikulu ebisinga n'amawulire g'oku makya nga owuliriza Kakos kumakya.
SIMBA TAXI
Connie Nalugwa - Nannyini tutu! akuzannyira ennyimba ezisanyusa ez'okumakya. Connie akuletera amawulire agakwata ku kitundu agagabanyizibwa abawuliriza. Mu pulogulaamu eno,…
Palamenti yakuyisa amateeka agalagira amasomero gonna mu Ggwanga
okutandika okusomesa olulimi Olucayina nga kino kiyinza okutandika
omwaka ogugenda okutandika ogwa 2019. Minista avunaanyizibwa ku nsonga
z’obwapulezidenti Esther Mbayo y’abotodde ekyaama kino bw’abadde ku
mukolo ogw’okutikira abasomesa ababanguddwa mu kusomesa Olucayina.
Mininsita Mbayo agamba Bannayuganda bangi bafiiriddwa emirimu
olw’obutamanya Lucayina nga kati baagala abaana batandike okulusoma bu
bibiina ebisooka kisobozese okutumbula enkolagana wakati w’amawanga,
Uganda ne China.
🎙️ Featured Radio Shows
Binsangawano 6:00 AM – 10:00 AM
Zuukuka n'akamwenyumwenyu n'abakozi baffe ab'oku makya abatandika olunaku lwo n'ennyimba eziri ku mulembe, ezirimu okusesa, okusanyusa, n'eby'amasanyu n'ebyemizannyo nga biri…
Emambya Esaze 4:00 AM – 6:00 AM
Tandika olunaku lwo n'ebikulu ebisinga n'amawulire g'oku makya nga owuliriza Kakos kumakya.
SIMBA TAXI
Connie Nalugwa - Nannyini tutu! akuzannyira ennyimba ezisanyusa ez'okumakya. Connie akuletera amawulire agakwata ku kitundu agagabanyizibwa abawuliriza. Mu pulogulaamu eno,…
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni tavuddeyo nategeeza nti Gavumenti erina enteekateeka empya ku ntambula
y’ebidduka mu kibuga Kampala okusobola okulwanyisa omugoteko
gw’ebidduka.
Pulezidenti Museveni agamba nti mu mateeka g’ebidduka
amapya Boda Boda zonna zigenda kugobwa mu kibuga wakati zisikizibwe ne
Piki piki ez’emipiira esatu ezakazibwako erya Tuk Tuk.
🎙️ Featured Radio Shows
Binsangawano 6:00 AM – 10:00 AM
Zuukuka n'akamwenyumwenyu n'abakozi baffe ab'oku makya abatandika olunaku lwo n'ennyimba eziri ku mulembe, ezirimu okusesa, okusanyusa, n'eby'amasanyu n'ebyemizannyo nga biri…
Emambya Esaze 4:00 AM – 6:00 AM
Tandika olunaku lwo n'ebikulu ebisinga n'amawulire g'oku makya nga owuliriza Kakos kumakya.
SIMBA TAXI
Connie Nalugwa - Nannyini tutu! akuzannyira ennyimba ezisanyusa ez'okumakya. Connie akuletera amawulire agakwata ku kitundu agagabanyizibwa abawuliriza. Mu pulogulaamu eno,…
Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine asekeredde obukodyo Gavumenti mweyise okukkakkanya ettutumu ly’afunye nga bamulemesa okukola ensimbi.
Mu kwogerako kwe, agamba yagenda okujja mu by’obufuzi nga ssente
azirina era yali akimanyi bulungi nti enteekateeka z’okumwavuwaza
ziyinza okubeerawo era talina kutya nti ayinza okubeera omwavu bw’ekiba
nga kyekinaaleeta ekyukakyuka z’ayaayaanira.
🎙️ Featured Radio Shows
Binsangawano 6:00 AM – 10:00 AM
Zuukuka n'akamwenyumwenyu n'abakozi baffe ab'oku makya abatandika olunaku lwo n'ennyimba eziri ku mulembe, ezirimu okusesa, okusanyusa, n'eby'amasanyu n'ebyemizannyo nga biri…
Emambya Esaze 4:00 AM – 6:00 AM
Tandika olunaku lwo n'ebikulu ebisinga n'amawulire g'oku makya nga owuliriza Kakos kumakya.
SIMBA TAXI
Connie Nalugwa - Nannyini tutu! akuzannyira ennyimba ezisanyusa ez'okumakya. Connie akuletera amawulire agakwata ku kitundu agagabanyizibwa abawuliriza. Mu pulogulaamu eno,…
Akakiiko ka Anti Corruption Unit akateekebwawo Omukulembeze w’Egwanga Yoweri Kaguta Museveni okulwanyisa obuli bw’enguzi nobulyake mu Ggwanga Olunaku lw’eggulo
kazinzeeko ekitebe kya Disitulikiti y’e Wakiso, naddala ofiisi
y’ebyettaka nekakwata abantu abawerako, omuli n’akulira eby’ettaka ku
Disitulikiti.
Omwegezi wa Pulezident Don Wannyama yavauddeyo
n’ategeeza nti bafunye okwemulugunya okuva mu bantu ab’enjawulo nga
babategeeza nga obuli bw’enguzi bwebususse mu offiisi y’ebyettaka e
Wakiso era nabo kwekusitukiramu.
🎙️ Featured Radio Shows
Binsangawano 6:00 AM – 10:00 AM
Zuukuka n'akamwenyumwenyu n'abakozi baffe ab'oku makya abatandika olunaku lwo n'ennyimba eziri ku mulembe, ezirimu okusesa, okusanyusa, n'eby'amasanyu n'ebyemizannyo nga biri…
Emambya Esaze 4:00 AM – 6:00 AM
Tandika olunaku lwo n'ebikulu ebisinga n'amawulire g'oku makya nga owuliriza Kakos kumakya.
SIMBA TAXI
Connie Nalugwa - Nannyini tutu! akuzannyira ennyimba ezisanyusa ez'okumakya. Connie akuletera amawulire agakwata ku kitundu agagabanyizibwa abawuliriza. Mu pulogulaamu eno,…
Olunaku lw’eggulo ekitongole ekivunaanyizibwa ku mutindo mu ggwanga ekya
Uganda national Bureau of Standards kyakoze ekikwekweto mu katale
k’ebintu ebyeyambisibwa mu masanyalaze ku kizimbe kya Yamaha Center era
nga amaduuka agawerera ddala 200 gegafuuziddwa era nga okukakana ebintu
ebiwereza ddala ttani 8 ebitali ku mutindo biboyeddwa. Bino
bibalirirwamu obukadde 100.
Mu byasinze okukwatibwa mwabaddemu; extension, cables, bulbs, ebbinika, energy saver bulbs n’ebirala bingi.
🎙️ Featured Radio Shows
Binsangawano 6:00 AM – 10:00 AM
Zuukuka n'akamwenyumwenyu n'abakozi baffe ab'oku makya abatandika olunaku lwo n'ennyimba eziri ku mulembe, ezirimu okusesa, okusanyusa, n'eby'amasanyu n'ebyemizannyo nga biri…
Emambya Esaze 4:00 AM – 6:00 AM
Tandika olunaku lwo n'ebikulu ebisinga n'amawulire g'oku makya nga owuliriza Kakos kumakya.
SIMBA TAXI
Connie Nalugwa - Nannyini tutu! akuzannyira ennyimba ezisanyusa ez'okumakya. Connie akuletera amawulire agakwata ku kitundu agagabanyizibwa abawuliriza. Mu pulogulaamu eno,…
Sipiika wa Palamenti Rebecca Alitwala Kadaga awandiikidde akulira oludda
oluvuganya Gavumenti mu Palamenti Betty Aol Ocan nga amusaba
ayongezeeyo ekisanja kya Abdu Katuntu nga Ssentebe wa kakiiko akokola ku
Bitongole bya Gavumenti aka COSASE.
Kadaga agamba nti kino
kyakusobozesa akakiiko kano okumaliriza obulungi okunoonyereza kwekaliko
mukugala Bbanka omusnavu ez’obwannannyini ezigambibwa okugalibwa
mubukyamu.
Kinnajukirwa nti Abdu Katuntu wakusikirwa Omubaka Mubarak Munyagwa akiikirira Kawempe eyamaserengeta.
🎙️ Featured Radio Shows
Binsangawano 6:00 AM – 10:00 AM
Zuukuka n'akamwenyumwenyu n'abakozi baffe ab'oku makya abatandika olunaku lwo n'ennyimba eziri ku mulembe, ezirimu okusesa, okusanyusa, n'eby'amasanyu n'ebyemizannyo nga biri…
Emambya Esaze 4:00 AM – 6:00 AM
Tandika olunaku lwo n'ebikulu ebisinga n'amawulire g'oku makya nga owuliriza Kakos kumakya.
SIMBA TAXI
Connie Nalugwa - Nannyini tutu! akuzannyira ennyimba ezisanyusa ez'okumakya. Connie akuletera amawulire agakwata ku kitundu agagabanyizibwa abawuliriza. Mu pulogulaamu eno,…
Abatwala Yunivasiti ye Bugema baweze eky’abayizi abawala okuddamu okwekolako (Make-up), okwambala obugoye obumpi, ear rings, necklaces, bangles, sleeveless, open tops, okusiiga enjala langi ez’enjawulo wamu n’empale empanvu n’ebirala bingi.