Breaking
News: Anaggulangawo ebbaala nga ssaawa mwenda ezolweggulo tezinnawera kanamujjuutuka – Minisita Balaam News: Okwewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. News: Hon. Emmanuel Rwashande Munnakibiina ki National Resistance Movement
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 260 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Atemyetemye mwannyina lwabutakkaanya – Mubende

June 15, 2017 · Mubiru Ali

Omusajja ow’emyaka 25 atemyetemye mwannyina oluvannyuma lw’okufuna obutakkaanya.

Kyeyune Steven nga mutuuze w’e Lwabagabo Kirungi ย mu Munisipaali y’e Mubende y’akkakkanye ku mwannyina Namusisi Nannyombi n’amutemaatema.

Ye aduumira Police e Mubende Patrick Byaruhanga wano w’asinzidde n’asambajja ebibadde biyitingana nti Mubende yandiba nga erumbiddwa ba Kijambiya abagenda nga basanjaga abantu.