Breaking
News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro? News: Yiino kkampuni ekoze tisaati ngomuntu ogyambalira omwezi gumu nga tagyozezza. News: Gasimbagane-Rwomushana-UPDF okugenda e Gaza tugenda mu bulabe. Ente okufa obutwa, Govt eriwa?
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 140 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Atemyeko muwala we omutwe – Mityana

December 4, 2016 · Mubiru Ali

Police e Mityana eri ku muyiggo gwa musajja Mbaziira Augustine myaka 25 eyatemyeko muwala we ย ow’emyaka 7 omutwe ye n’amalamu omusubi.

Mbaziira nga mutuuze ku kyalo Kyetume mu muluka gw’e Kalyankanja mu Ggombolola y’e Bulera ekisangibwa mu Disitulikiti y’e Mityana, kigambibwa nti aliko mukazi we gweyayawukana naye nga kyaliba nti yayagadde obusungu abwesasulize ku mwana era kyeyakoze nga wano omwana nnyina bweyamuleese ewa Jajja we afune “School fees”, Mbaziira n’agenda naye era eyo gyeyamutemeddeko omutwe.

Aduumira Police e Mityana Afanda Norbert Ochom akakasizza bino.