Police e Kakira mu Disitulikiti y’e Jinja egombyemu obwala Richard Olaka wa myaka 34 ateeberezebwa okuba nga yakkakkanye ku mwana omuwala myaka 12 n’amugogombola obumuli.
Kino kiddiridde abatuuze okulaba omusajja ono Richard ย ng’ayingiza akawala kano bwebatyo nebatemya ku Police era n’emusanga lubona mu kikolwa n’akaana kano n’emugombamu obwala agende avunaanibwe egy’okujjula ebitannajja .
Lino litusakiddwa Solomon Baleke e Jinja

