Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka, News: Eddogo mu bayimbi terigambika. Abegabya collabo tojja owedde. Amasaba gali e Makindye gasinga studio
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 179 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Ateeberezebwa okubba ssente za NRM agombeddwamu obwala.

March 13, 2016 · Mubiru Ali

Robert Ssesanga y’agombeddwamu obwala Police nga yabulankanya ssente za Bannakibiina, akwatiddwa era asangiddwa mu Kampala. 

Ssesanga yabulankanya ssente eziri mu bukadde 38.800.0000 ezaali ez’okuwa ba Kansala okuwenjeza NRM akalulu nga buli Kansala yalina okufuna ssente wakati wa 500.000 n’akakade.

Wabula Sentebe wa NRM mu disitulikiti up Lyantonde Eriya Ssewandigi  naye yali y’agombebwamu obwala lwa nsimbi zino

Ssesanga akwatiddwa nga asangiddwa mu Kampala n’atwalibwa ku Police e Lyantonde naye zo ensimbi  tennakubikako kimunye.

Aduumira Police mu disitulikiti ye Lyantonde Rogers Kapere agamba nti Ssesanga agenda kuvunaanibwa gwa bubbi.