Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka, News: Eddogo mu bayimbi terigambika. Abegabya collabo tojja owedde. Amasaba gali e Makindye gasinga studio
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 181 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Ateeberezebwa okubba Bodaboda akumiddwako omuliro.

March 13, 2016 · Mubiru Ali

Akumiddwako omuliro ye Eriya Kasule era nga asoose kukubwa migoba nte e Luwero.ย 

Kasule yabadde agezaako okubba Boda Boda ku mugoba waayo mu kagga Mpigi ekisangibwa mu Ggombolola ye Kalagala mu Disitulikiti ye Luweero, yamukubye ejjinja lya minzaani ku mutwe n’agwasa wabula owa Boda Boda n’akomerera enduulu eyasombodde aba Boda banne, ne bagwa ku mubbi ekiyiifuyiifu nebamuggya mu bulamu bw’ensi eno ate n’omulambo gwe nebagukumako ennaali.

Wabula yo Police ye Vvumba egenze okutuuka ng’omubbi ayidde nga tekyalina ky’etaasa.