Asuubira akalulu akamazima n’obwenkanya mu Yuganda osaaga – Samson Kasumba

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Munnamawulire Samson Kasumba avuddeyo ku ky’obululu bwa Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Winebweyafuna nga agamba nti ye ebiwandiiko byalina biraga nti yafuna ebitundu 35% okuleka nga baleese obujulizi obulaga ekirala. Agamba nti Bobi Wine asaana okusiimibwa olwakuvaayo emyaka 3 nekitundu gyokka nafuuka ow’enjawulo mu byobufuzi.
Agamba nti ye mundowooza ye waliwo abalina ebisaanyizo n’obusobozi okukulembera eggwanga okusigna Pulezidenti Museveni ne Bobi Wine.
Kasumba agamba nti mu Yuganda oyo yenna asuubira nti tusobola okubeera n’akalulu akamazima n’obwenkanya obeera werimba. https://youtu.be/n1qrY2G_5JU
Share.

Leave A Reply