Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 485 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Assistant Superintendent of Police Barnabas Harelimana, nga forensic analyst owa Uganda Police Force olunaku olwaleero aleese alipoota

April 22, 2026 · Radio Simba

🚨 Assistant Superintendent of Police Barnabas Harelimana, nga forensic analyst owa Uganda Police Force olunaku olwaleero aleese alipoota y’okunoonyereza ku ndagabutonde mu Kkooti Enkulu etuula e Gaba ng’obujulizi obuluma Christopher Okello Onyum 39, mu musango gwokutirimbula abaana 4 ku Day Care Centre.
ASP Barnabas ategeezezza Kkooti nti nga 10 April 2026 yafuna okusaba okuva ku Kabalagala Police Station nga baagala yekkaanye ebizibiti ebyafunibwa okuva awali ettemu nga 2-April-2026.
Bino kwaliko: Akambe akaddugavu akagambibwa okweyambisibwa mu ttemu, empale nga kigambibwa nti Okello gyeyali ayambadde ku lunaku olwo, omusaayi, galubindi, essaati wamu ne yunifoomu z’abayizi abattibwa.
Harelimana ategeezezza Kkooti nti bwebekebejja ebintu bbino mu laboratory basanga eddagabutonde ya Okello ateeberezebwa okutta abaana bano ku kambe wamu ne endagabutonde y’abaana abattibwa ku kitundu ky’akambe ekiriko obwogi.
Ayongeddeko nti era basanga eddagabutonde eyali yetabudde ku mpale enzirugavu egambibwa okubeera eya Oke

Radio Simba News