Breaking
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 334 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Asse omwana wamulirwana we naye ne bamutta

March 22, 2020 · Mubiru Ali

Waliwo omusajja ow’emyaka 40 Mukama Stephen mu Gombolola y’e Petete mu Disitulikiti y’e Butebo eyakidde omwana ow’emyaka 9 Biiza Abdu namusala obulago oluvannyuma omulambo gwe nagusuula mu musiri gwa muwogo. Taata w’omwana Mpande Khalid yagudde ku mulambo gw’omwana we nakuba enduulu esombodde Bannakyalo abatandise omuyiggo gwomutemu. Bamukutte nebamukuba emiggo egimujje mu budde n’omulambo ggwe nebagukumako omuliro.