Breaking
News: Anaggulangawo ebbaala nga ssaawa mwenda ezolweggulo tezinnawera kanamujjuutuka – Minisita Balaam News: Okwewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. News: Hon. Emmanuel Rwashande Munnakibiina ki National Resistance Movement
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 211 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Asse mukyala we ng’amuteebereza okuba n’omusajja omulala – Mityana

July 5, 2017 · Mubiru Ali

Police mu Disitulikiti y’e Mityana eri mu kuwenja omusajja agambibwa okukkira mukazi we n’amuweweenyula emigoba nte ate oluvannyuma n’amunyoola ensigo era n’amutta ate n’amusibira mu nju n’ebbujje ye n’amalamu omusulo.

Omusajja ono ateeberezebwa okuggya mukyalawe  Nabunya Bena  ow’emyaka 33 mu bulamu bwensi eno nga amuteebereza okubaayo n’omusajja omulala gw’ayagala era nga bino bibadde ku kyalo Busuubizi ekiri mu divizoni y’e Ttamu mu Disitulikiti y’e Mityana. Kitalo !