Breaking
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Eggye lya UPDF ssaako ne News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano.
ON NOW Weekend Taxi ▶ UP NEXT Simba Sports 2:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 100 listening Simba FM Live
weekend show photo

On Air

Weekend Taxi

Brenda Nansubuga

12:00 PM - 2:00 PM 12:00 PM - 2:00 PM

Asse mukazi we mubukambwe e Kabale

September 13, 2018 · Mubiru Ali

Osbert Bakebwa 38, akwatiddwa Poliisi y’e Kabale lwakutta mukazi we Gloria Katushabe. Kigambibwa nti Osbert yatemyeko mukazi we omutwe n’oluvannyuma namusalasala ku ssaawa nga mukaaga n’ekitundu ez’emisana bwebadde bali mu nnimiro bokka.

Kiagambibwa Osbert olwamaze okutta mukazi we nadduka neyekweka mu nnyumba yaabwe.

Bano babadde babeera ku kyalo Kashanda, Nyakasharara mu sub county y’e Kahoro e Kabale.