Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo tukulinze wano ku simba e Bukoto okiikirire ekika kyo News: Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule News: Luggya Bossa Tabula ne kizibwe we Luggya Noah bakirizza omusango gwokutta eyali akulira ekika kyEndiga Lwomwa omubuze Eng. Kakeedo Bbosa Luggya mu
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 249 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Asse Crime Preventer, omulala asimattuse – Dokolo

February 22, 2018 · Mubiru Ali

Police e Dokolo eriko omusajja Omong Lawrence ow'emyaka 46 gwegombyemu obwala olwokutta "Crime Preventer" omu ate n'okugezaako okutta owookubiri nga bano babadde basindikiddwa Police bazuule w'ali oluvannyuma lw'okufuna ssente mu lukujjukujju ekimenya amateeka.  

Ayogerera Police mu bitundu bya Kyoga Ongom David agamba nti Police ebadde ewenja omusajja ono oluvannyuma lw'okufuna ssente emitwalo kinaana  (800.000) mu lukujjukujju ate ba Crime Preventer bwebamuzudde ate n'amizaako omu omusu, omulala n'asimattuka.

Ongom atutegeezezza nti omusajja ono kati akuumirwa ku Dokolo Central Police Station era agenda kuvunaanibwa omusango gw'obutemu ate n'okugezaako okutta