Breaking
News: Waliwo omulwanirizi weddembe avuddeyo nasuula emisanvu e Mpereerwe ku luguudo oluva e Kampala okudda e Gayaaza ngalaga obutali bumativu bwe News: Minisita avunaanyizibwa ku Gavumenti ezebitundu Balaam Barugahara Ateenyi avuddeo nakomba kwebaza eriibwa nti kikafuuwe tewali agenda kutwala News: Olwaleero mazaalibwa ga Creative Director Jimex Ssemanda aka Nannyinimutwe, Kibojjera ku Lwazi, Muzeeyi Mutiini.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 102 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
Sports

ASP Joshua Cheptegei awangudde omuddaali ogwa zzaabu

July 18, 2022 · Mubiru Ali

#SimbaSportsUpdates;

Munnayuganda ASP Joshua Cheptegei awangudde omuddaali ogwa zzaabu mu kiro ekikeesezza olwaleero mu misinde gyabasajja ekya mita 10,000 mu mpaka za World Athletics Championships Oregon22 mu kisaaee kya Hayward mu Eugene, Oregon.