Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 236 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Asowaganye ne mukyala we namutta naye neyetuga

November 13, 2018 · Mubiru Ali

Omusajja e Luwero yasowaganye ne muganzi we n’amutta omulambo nagukweka mu kiyigo oluvanyuma naye neyeyimbamu omuguwa mu bulago neyejja mu budde.
Paul Kangave ono nga yayogerera Poliisi e Luweero yagambye nti abomuliraano beekengedde abantu abayingidde mu nyumba, kyokka newayitawo olunaku lulamba nga tebafuluma ate nga wasibe, bwebatyo kwekutemya ku ssentebe w’ekyalo naye eyayise Poliisi. Bino byabadde mu zooni y’e Kalongo mu town council y’e Luweero.