Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 231 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

asobezza ku w’emyaka 8 namu nnusu 500

November 13, 2018 · Mubiru Ali

Poliisi ekutte Daniel Kasule 32, lwakusobya ku mwana wa myaka 7 namuwa nnusu bitaano (500shs). Kasule nga mutuuze w’e Nansana Ganda akuumirwa ku Poliisi y’e Nansana oluvannyuma lwa Nakimbugwe Teddy Maama nga mutunzi wabyenyanja ku stage ya Jenina okwekubira enduulu.
Kigambibwa nti Kasule yalabirizza maama w’omwana ono nga taliiwo nayita omwana ono mu muzigo gwe namusobyako oluvannyuma namuwa shs 500 aleme kumuloopa.
Nakimbugwe agamba nti amawulire g’okusobya ku mwana we yagafunye okuva ewa Mukwano ggwe atera okumukuumira abaana bano Margaret Kobusingye. Kobusingye agamba nti yawulidde omwana ono nga anyumiza bato banne nga Kasule bweyamukozesezza namuwa Shs. 500.