Asindikiddwa ku alimanda lwakulya nguzi

Pinterest LinkedIn Tumblr +
AKWATIDDWA LWA NGUZI:
Ms. Kalinge Jesca, nga akola nga Immigration Officer mu Ministry of Internal Affairs asindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Kigo okutuusa nga 8-April-2021 ku bigambibwa nti abadde ajja ssente ku Bannayuganda naddala abo abava mu buvanjuba bwa Yuganda nga abasuubiza okubayamba okubanguyiriza ku kufuna ppaasippooti.
#ExposeTheCorrupt
Share.

Leave A Reply