Breaking
News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro? News: Yiino kkampuni ekoze tisaati ngomuntu ogyambalira omwezi gumu nga tagyozezza. News: Gasimbagane-Rwomushana-UPDF okugenda e Gaza tugenda mu bulabe. Ente okufa obutwa, Govt eriwa?
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 118 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM

Asindikiddwa ku Alimanda lwa kuswazaswaza mwagalwa we

October 4, 2016 · Mubiru Ali

Musajja mukulu myaka 25 asindikiddwa ku Alimanda e Luzira akulunguleyo omwezi mulamba lwa kuswazaswaza mwagalwa we.

Gerald Snanzifura nga mutuuze mu Mulimira Zone ekisangibwa e Bukoto mu Kampala, alabiseeko mu maaso g’omulamuzi wa kooti yoku City Hall, Moses Nabende n’akkiriza omusango guno.

Mu kuwuliriza omusango guno mu kkooti, nga 11 omwezi gwa Mutunda, Snanzifnura y’alangira omwagalwa we Constance Nabasa nga bweyavunda mu mbugo era ziwunya ekivundu, bino yabimugambira ku muzigo gyebapangisa mu Mulimira Zone. Kuno Nabasa kweyasinziira okuggulawo omusango ku Police y’e Kira era n’egombamu obwala Snanzifura.ย ย ย