Breaking
News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 115 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
News

Asembedde ne basitoola awali Kyagulanyi bamukubye mizibu e Mpigi

October 11, 2023 · Mubiru Ali

Wabaddewo akasattiro mu bitundu bye Mpigi mu kuziika Jjajja w’omu ku bakola ku by’okwerinda bya Pulezidenti wa
National Unity Platform – NUP, amanyiddwa nga Eddie Mutwe omusajja bwagezezaako okutuuka ewabadde watudde Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine ng’akutte emmundu entono (basitoola) wabula abakola ku by’okwerinda bya Kyagulanyi bamuguddemu mangu nebamukwata oluvannyuma nebamukwasa Uganda Police Force.