Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 253 listening Simba FM Live

Asanjaze kitaawe lwakumugaana kutunda ttaka

April 12, 2016 · Mubiru Ali

Fred Ssentamu yaatemyetemye kitaawe omuto John Kayanja ow’emyaka 43 lwakumutangira kutunda ttaka .

Entiisa eno ebadde kukyalo Kitongo mu gombolola ye  Butayunja mu Disitulikiti  ye Mityana , omuvubuka bw’avudde mu mbeera n’abaka ejjambiya n’atemateema kitaawe omuto obufiififi era nga wetwogerera Police emaze okumugombamu obwala avunaanibwe mu mbuga z’amateeka .,