Breaking
News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 136 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Asangiddwa n’emmundu mu kibira Police emuyodde

July 25, 2016 · Mubiru Ali

Police mu Municipali ye Busia egombyemu obwala omuvubuka Derrick Wanyama ateeberezebwa okuba n’emmundu mu ngeri emenya amateeka.

Ayogerera Police mu Bitundu bye Bukedi Kabuye Soari agamba nti batemezeddwako abakyala bana abamulabye nga akakaatanye n’enkebete mu kibira bwebabadde bagenze okutyaba enku.