Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 33 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Asangiddwa n’akawanga k’omuntu agombeddwamu obwala.

February 4, 2016 · Mubiru Ali

Police ku kizinga kye Koome egombyemu obwala omusajja gw’esanze n’akawanga k’omuntu.

Agombeddwamu obwala ye Emeriko Sseviri omutuuze ku kyalo Wankanya mu muluka gwe Kiziba mu gombolola ye Kikyusa mu disitulikiti ye Luweero.

Omusasi waffe Alamanzan Ssali Mulengera abifunye okuva ku ayogerera police mu bitundu bya Savanah Lameck Kigozi..