Breaking
News: Yiino kkampuni ekoze tisaati ngomuntu ogyambalira omwezi gumu nga tagyozezza. News: Gasimbagane-Rwomushana-UPDF okugenda e Gaza tugenda mu bulabe. Ente okufa obutwa, Govt eriwa? News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 248 listening Simba FM Live

Asambye omwana we tteke n’akalirawo – Ssemuto

August 31, 2016 · Mubiru Ali

Omusajja asambye omwana we wa mwaka gumu n’ekitundu  tteke mu lubuto naafiirawo oluvannyuma lw’okufuna obutakkaanya wakati we ne mukazi we.

Kigongo Sowedi wa myaka 16 nga mutuuze ku kyalo Kuku e Ssemuto mu Disitulikiti y’e Luweero yaasambye kawala ke ka Shamim Wanyama,  Kigambibwa nti omukazi bw’ adduse awo Kigongo n’akyukira omwana n’amusamba tteke mu kifuba nemulubuto n’akalirawo.

Wabula ye Kigongo olumaze okukola ettemu lino n’ayotta era nga kati Police emuwenja.