Breaking
News: Wuuno omuvubuka kati Nnaggagga awedde emirimu olwokutandikawo ogumu ku mulimu ogubadde tegukolebwangako mu nsi eno. News: Abawagizi mubakwateko, temubakiriza kuvuga kiddukka kyonna! News: PLU baagala kusirisa opposition bwebalowooza. Balaam beyaleka agobye bameka bebatutte mu Kkooti?!
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing · 773 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM
News

Archbishop Stephen Kaziimba Mugalu Tosobola kugamba nti olina obuwumbi 158 okugulira Ababaka emotoka, nti wabula ezisasula ba Medical Interns

June 8, 2026 · Radio Simba

🗳️ Archbishop Stephen Kaziimba Mugalu; “Tosobola kugamba nti olina obuwumbi 158 okugulira Ababaka emotoka, nti wabula ezisasula ba ‘Medical Interns’ obuwumbi 28 tozirina nti era bwomala nozikwata nozibawa obeera ogenda kusanyalaza ebyenfyna! Mukimanye nti Abasawo tebatera kubeera mu malwaliro. Ba ‘Medical interns’ bebakola ngobulogoyi.”

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News