Archbishop Makarios okuva e Nairobi atuuse mu Yuganda

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Archbishop Makarios okuva e Nairobi atuuse ku kitebe kya Orthodox Church mu Kampala. Ono yalondeddwa Patriarch okugira nga akulira essaza lya Yuganda okutuusa bwebanalonda anadda mu bigere bya Metropolitan Jonah Lwanga eyafa nga 5-Sept. Omubiri gwa Metropolitan Archbishop Lwanga gutuusibwa kiro kyaleero mu Yuganda.

Share.

Leave A Reply

instagram volgers kopen volgers kopen buy windows 10 pro buy windows 11 pro