Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana News: Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Thomas Tayebwa agamba nti lwakiri yesiga omulogo wenkuba ku kyalo okusinga enteebereza yobudde eweebwa News: Abakozi bekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 292 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Anyigirizibwa noyo ayita mu kaseera akazibu ddukira eri Mukama – Bobi Wine

January 22, 2024 · Mubiru Ali
Omukulembeze wa National Unity Platform Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine olunaku lweggulo yegasse ku bakirizza e Jinja Karoli mu Kawempe mu misa ku makya.
Yeebazizza nnyo Rev. Father Charles Kimbowa eyamwanirizza wamu n’okumuwa emikisa wamu n’abakirizza abamwanirizza. Kyagulanyi agamba nti wakati mu kusoomoozebwa n’okuniyigirizibwa ekifo ekituufu gyolina okuddukira okufuna okukakanyizibwa ebeera nnyumba ya Mukama.