Breaking
News: Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule News: Luggya Bossa Tabula ne kizibwe we Luggya Noah bakirizza omusango gwokutta eyali akulira ekika kyEndiga Lwomwa omubuze Eng. Kakeedo Bbosa Luggya mu News: Awali Omukka-Ssewandagi-Muhanga ayagala baggyewo ettaka lya Mayiro mu Buganda nga awalala balirina?
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 398 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Anyakudde akasawo ku mukazi nebamuttirawo – Woobulenzi

January 23, 2018 · Mubiru Ali

Abatuuze e Woobulenzi mu Disitulikiti y'e Luweero ababadde tebasalikako musale  baliko omusajja gwebakkakkanyeeko nebamuweweenyula emiggo egimuserengesezza ekalannamo oluvannyuma lw'okukwatibwa lubona ng'anyakudde akasawo ku mukazi .
Akasawo kabaddemu ssiringi kasanvu n'obugoye bw'omwana era omusajja ono ateeberezebwa okuba omu myaka 30. 

Omusasi waffe Alamanzani  Ssali atutegeezezza nti Police weetuukidde n'ekuba amasasi mu bbanga nga oli yaserengese dda ennyindo gyezirembekera mukoka